Olupapula Olusooka
Bisangiddwa ku Wikipedia
Luno lwe lupapula olusooka olwa Wikipedia ey'omu Luganda. Kaakano, Wikipedia eno terina bagikozesa, naye bw'oba nga omanyi era nga oyagala Oluganda, osobola okuyamba okuwandika mu Wikipedia eno.
Tukkiriza abantu okuwandika empapula, oba okuvvuunula ezo eziri mu nnimi endala okuzizza mu Luganda.
Nsubira nti tujja okukyusa ebiwandiko byonna ebiri mu wikipedia y'Olungereza mu butuufu bwabyo.
Kaakano waliwo empapula 324 wano mu Wikipedia ey'omu Luganda.